Kyadaaki abakulira amagye ge ggwanga aga UPDF bavuddeyo nebetondera eggwanga olwefujjo.
ABATUUZE mu ggombolola ye Masuliita e Wakiso balaajana lw’abakozi ba Gavumenti abavunanyizibwa ku by’amazzi okubagerekera ebisale ebisusse ku mazzi Gavumenti geyabasembereza mukitundu kyabwe ...
AKULIRA enzikiriza y' Obumu Omukama Ruhanga Owobusobozi Bisaka asabye bannayuganda okwewala okulya mu bannaabwe enkwe naddala nga baweebwa ssente okutabangula emirembe egyaletebwa gavumeti ya ...
ABABAKA ba Palamenti ab’ekibiina kya NRM bongedde okutalaaga Buganda mu kaweefube w’okulaba nga baggya ekitundu kino ku b’oludda oluvuganya mu kalulu ka 2026.
Heard, y’omu ku bawala abaali balya ssente n’okucakala mu mabbaala ag’enjawulo ...
KKAMPUNI ya Vision Group efulumya ne BUKEDDE yeeyamye okuyambakoObulabirizi bw’omu Bukiikakkono bwa Uganda mu kutegeka olunaku lw’Abajulizi omwaka guno.
Emboozi za boda - Aba tuktuk bagamba bbo be basajja aba booda baana nnyo ...
Okuva mu buto, Rose yalina enteekateeka y’obulamu nga bw’abwetaaga omuli okumaliriza okusoma, okufuna omulimu, okutandika amaka, n’okubeera mu ssanyu. Okumala akaseera, buli kimu kyalabika ng’ekiri ku ...
Ronald Ssekitooleko amanyiddwa nga Deejay Lito atambula agaziwa, oluvannyuma lw’okulondebwa okuvuganya mu awaadi za African Golden Awards ez’okubeerawo mu May e Kenya.
Ono yakoze endagaano ya myaka ebiri ne ttivvi emu esangibwa mu bitundu by’e Ntinda era yasasuddwaako emyezi mukaaga wadde ng’okukola, atandika mwezi gujja.
Uganda ekkula - Ensolo gye bayita enjiri ojimanyi ?