News

ABASOMESA b’amasomo ga ‘Arts’ mu masomero ga siniya aga Gavumenti bagitadde ku nninga okubongeza emisaala.
AMASOMERO gongenda okwegatta ku kibiina kya Bukedde Pass PLE Club omwegattira amasomero ageeyunira okukola ebibuuzo bya Pass PLE ebifulumira mu lupapula lwa Bukedde buli lwa Mmande n’Olwokuna.
KUKUNGUBAGA n'ebiwoobe be baana baliwo mu nsi ya Dominican Republic oluvannyuma lw'okukakasa nti abantu 220 be baafiiridde mu njega ya bbaala eyagudde n'ebuutikira abadigize abaabadde 'basuze mu ...
KABAKA wa Bungereza, King Charles III ne mukyala we Queen Camilla bakyaliddeko Omulangira w'Eklezia Katolika, Paapa Francis nga bakuza emyaka 20 nga bali mu bufumbo obutukuvu.
ABANTU mukaaga(6) okuli n’abaana basatu(3) k’ennyonyi y’ekika kya nnamunkanga ebaddemu abalambuzi ab’enju emu, bw’egudde mu mugga Hudson River ogusangibwa mu kibuga New York mu America.
NUP erabudde ababaka baayo ku by'okulya obukadde 100. Aziridde siwaakuwebwa kkaadi.
EDDWAALIRO lya Buganda erya Kabaka Muteesa II eryazimbiddwa e Busimbi - Mityana mu Ssaza ly’e Ssingo lyatongozeddwa ku mukolo ogwabaddewo ku Lwokubiri.Ku mukolo guno, Kabaka Ronald Mutebi II ...
Waliwo omukazi amazeeko batuuze banne ebyewungula bwakubye ebifaananyi ebyobuseegu nga yeesanyusa ne bba wa mukwanogwe nfa nfe okukakkana nga bisaasaanya ku kyalo kyonna. Emboozi eno tugiggye Mukono ...
ELIJAH Kitaka teyeemotyamotya kwogera muwendo gw’abaana b’alina.
Nga Uganda yeetegekera okugula ennyonyi endala okuli nezi Lugogoma, ab’ekitongole ekiddukanya entambula z’ennyonyi ekya Uganda Airlines batandise kaweefube w’okwewala obubenje bwazo nga bayoola ...
Ssentebe w’eggombolola y’e Kasawo mu disitulikiti y’e Mukono, Rajab Ssentongo Mukasa yeekubidde enduulu eri omuduumizi w’ekibinja ky’amagye ki First Infantry Division, Maj. Gen. Steven Mugerwa ...