News
EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku by'ennyonyi mu ggwanga ekya Civil Aviation Authority kikakasizza nga gavumenti bw'eteekateeka okuzimba ebisaawe by'ennyonyi ebipya n'okugula ennyonyi empya gattako ...
Asabye abaserikale bonna okukola n'obwesimbu okusobola okutuukiriza ebigendererwa bya poliisi ...
Byonna ebibadde byayisibwa ku kkooti eno biyimiriziddwa era bannamateeka be basanyufu ...
OKUKUNGUBAGA n'ebiwoobe be baana baliwo mu nsi ya Dominican Republic oluvannyuma lw'okukakasa nti abantu 220 be baafiiridde mu njega ya bbaala eyagudde n'ebuutikira abadigize abaabadde 'basuze mu ...
Ssanyu Robina agambye nti mikwano gya bba ye abeera alina okugimanya kuba naye aba alina okwetangira ...
NUP erabudde ababaka baayo ku by'okulya obukadde 100. Aziridde siwaakuwebwa kkaadi.
KABAKA wa Bungereza, King Charles III ne mukyala we Queen Camilla bakyaliddeko Omulangira w'Eklezia Katolika, Paapa Francis nga bakuza emyaka 20 nga bali mu bufumbo obutukuvu. Bano abaabadde bajjukira ...
EDDWAALIRO lya Buganda erya Kabaka Muteesa II eryazimbiddwa e Busimbi - Mityana mu Ssaza ly’e Ssingo lyatongozeddwa ku mukolo ogwabaddewo ku Lwokubiri.Ku mukolo guno, Kabaka Ronald Mutebi II ...
Ssentebe w’eggombolola y’e Kasawo mu disitulikiti y’e Mukono, Rajab Ssentongo Mukasa yeekubidde enduulu eri omuduumizi w’ekibinja ky’amagye ki First Infantry Division, Maj. Gen. Steven Mugerwa ...
Abatuuze basattira olw’ebisigalira ebiteberezebwa okubeera eby'omuntu ebyaletedwa nebisulira mu kitundu kyabwe . Bino biri Ndejje mu Mirimu cell ekisangibwa mu Makindye Ssabagabo .
OMUYIZI abadde yayise ebibuuzo bya S6 ebyakadda afudde kibatukirang’alindirira okuyingira yunivasite.
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results